Ezekiel 1:15-16

15Bwe nnali nga nkyali ku ebyo, ne ndaba zinnamuziga ku ttaka emabbali wa buli kiramu, n’ebyenyi byabyo ebina. 16 aEndabika eya zinnamuziga n’okukolebwa kwazo kwali nga berulo,
Berulo ejjinja ery’omuwendo
zonna nga zifaanana. Buli emu yafaanana nga nnamuziga ekwataganye ne ginnaayo.
Copyright information for LugEEEE